Psalms 134
Oluyimba nga balinnya amadaala.
1 aMulabe, mutendereze Mukama, mmwe mwenna abaddu ba Mukama,abaweereza ekiro mu nnyumba ya Mukama.
2 bMugolole emikono gyammwe mu kifo ekitukuvu,
mutendereze Mukama.
3 c Mukama eyakola eggulu n’ensi
akuwe omukisa ng’asinziira mu Sayuuni.
Copyright information for
LugEEEE